Ssemyekozo Lyrics By Eddy Kenzo

Ssemekozo

Intro Ssemyekozo
Ronnie
Kenzo
Yeah

Verse 1
Muliwa ba ssemyokozo abaakolamu?
Obulamu bunyuma Bw’oba nga wakolamu
Sirina biseera nze ngenda
Ekindeese kwe kubuusa abo,
Ooh yee Ebigambo tebigula mata
Atalina ssente erindaazi talifumita
Ebintu bya buseere make-up
N’ebizigo bya buseere, yeah yo
Ebintu bya buseere make-up
N’ebizigo babiseera nnyo eh eh
Ba nga ffe ba Love Nigga
Abagaba laavu n’ensimbi
N’omwana asaba Meleva
N’omuwa milk n’abuuka

Chorus
Ssemye, ssemye, ssemye, ssemye
Ssemye Ssemyekozo yakolamu Ssemye,
ssemye, ssemye,
ssemye Ssemye Ssemyekozo yakolamu

Verse 2
Naye gwe bwe nkuwa lemon
Ng’okola lemonade Ng’olinnya grade
Ndowooza ya kiloodi eh
Sabula, njabala Digida, osobola
Beerayo ng’omanyi, eyo
Bw’otakola nsimbi gw’omanyi, leero
Laavu ya leero eya kati, eyo
Ebintu bya kiwaani, leero
Omukwano gwadda ku nsimbi
Sso nga tegwali gwa nsimbi
Omukwano gwadda ku nsimbi
Sso nga tegwagulanga nsimbi
Muliwa ba ssemyokozo abaakolamu?
Obulamu bunyuma bw’oba nga wakolamu

Chorus
Ssemye, ssemye, ssemye, ssemye
Ssemye Ssemyekozo yakolamu Ssemye,
ssemye, ssemye, ssemye Ssemye
Ssemyekozo yakolamu

Verse 3
Osaanye n’omuwa
Maama w’abaana n’omuwa
Kirungi n’omuwa oyo
Omwana wa maama, n’anyuma eeh
Osaanye n’omuwa Ye maama w’abaana,
n’omuwa eeh Ekirungi n’omuwa oyo
Omwana wa maama anyumirwe
Osaanye n’omuwa Ye
maama w’abaana n’omuwa eeh
Kirungi n’omuwa oyo Omwana wa maama,
n’anyuma eeh

Outro
Yeah man
Kenzo
Ron Bro Yeah man
Eba Yeah man Yeah
Acha maneno
Otafute pesa my love Okay?

Be the first to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published.


*