Nekwataako lyrics by John Black

nekwatako

intro nekwataako
Zuena, eno Barbie
Eno Zari, eno Sheebah
Eno Winnie, Kaguta,
Kataaha Lupita, Kadaga,
Fabiola Daniella,
Gashumba, Byanyima
Am confused, Wani

Chorus
Okiraba otya nga bali ku mbaga yaffe babe? Nekwataako Okiraba otya nga nkututteko
Eyo mu bazungu? Nekwataako
Okiraba otya nga breakfast
Ekusanze mu masuuka go?
Era nekwataako Okiraba otya mu kamotoka
Front seat yeggwe asooka? Kati nekwataako

Verse 1
Nze omulwanyi wo Era mukwano gwo omusumba wo Yenze gw’akubira ku bigaanye
Nze gw’asoosa ne ku mwanjo
You know saagala kunyiiza
Era saagala munyiiza
Saagala kuwulira nga bamuvunza
Ebitimbe balitimba Ebizimbe balisiiga
Nti omwana ayagadde munno
Kati neetonda Eri abo be nasooka okwagala
Ne nkyawa mwenna Nabakyawa, olw’okuba nafunye Gwe nalinga noonya Yeah yeah yeah

Chorus
Okiraba otya nga bali ku mbaga yaffe babe? Nekwataako Okiraba otya nga nkututteko
Eyo mu bazungu? Nekwataako
Okiraba otya nga breakfast
Ekusanze mu masuuka go?
Era nekwataako Okiraba otya mu kamotoka
Front seat yeggwe asooka? Kati nekwataako

Verse 2
Akaloboozi ko kali nice
Wetegeereze markinga u’re right
Omukwano gwo guli fine
Nkwetegereza ninga ali ku terefayina
Nze siganye olinayo daddy
Yakugaana obulenzi bu local local
Oba osobola mugambe daddy
Omutima gwo gw’asiimye N’ogwa bwa-bwa-bwoy
Mu birowoozo Ne mu musaayi
Mugambe nti yenze alimu
Mu birowoozo Ne mu butambi
Mugambe yenze gw’olaba, babe

Chorus
Okiraba otya nga bali ku mbaga yaffe babe? Nekwataako Okiraba otya nga nkututteko
Eyo mu bazungu? Nekwataako
Okiraba otya nga breakfast
Ekusanze mu masuuka go?
Era nekwataako Okiraba otya mu kamotoka
Front seat yeggwe asooka?
Kati nekwataako

Hook
Zuena, eno Barbie
Eno Zari, eno Sheebah
Eno Winnie, Kaguta,
Kataaha Lupita,
Kadaga, Fabiola
Daniella, Gashumba,
Byanyima Am confused

Chorus
Okiraba otya nga bali ku mbaga yaffe babe? Nekwataako Okiraba otya nga nkututteko
Eyo mu bazungu? Nekwataako
Okiraba otya nga breakfast
Ekusanze mu masuuka go?
Era nekwataako Okiraba otya mu kamotoka
Front seat yeggwe asooka?
Kati nekwataako

Outro
Zuena, eno Barbie
Eno Zari, eno Sheebah
Eno Winnie, Kaguta,
Kataaha Lupita,
Kadaga, Fabiola
Daniella, Gashumba,
Byanyima Am confused

Lyrics by Kaju Matic
Powered by Hecioz

Be the first to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published.


*