Ebyalagirwa Lyrics By John Blaq

ebylagiirwa hecioz

Intro

Njagala kumanya oba oli fine Its fine, oba oli fine Brian Beats Njagala kumanya oba oli fine Kuba naatera okulinnya train Aya baasi

Chorus
Nkwagala biri ebyalagirwa Oh my bae, oh my ba-be Nkwagala biri ebyalagirwa Oh my bae, oh my ba-be Bali obugero balibeera bagera Nga tugenda mu maaso Bali obutabo balibeera basoma Nga tugenda mu maaso

Verse 1
Yanguwa nze saagala osubwe flight Nze saagala osubwe flight Ekisipi nyweza, bambi beera nice Eyo gy’ogenda beera nice Bali abatunuza omukwano mu mateeka Abatunda omukwano nze mbateeka Bali abatunuza omukwano mu mateeka Abatunda omukwano nze mbateeka Say, laavu ya buli omu Laavu ya buli buli buli omu Era, nze akuli buli wamu Era yeggwe, andi buli wamu Ommiza n’amangota Ekikopo kyange mwattu kyenkoloboza, gyal Aah ggwe leka nkutolose Abatemu b’emitima ka nkutolose, yeah

Chorus
Nkwagala biri ebyalagirwa Oh my bae, oh my ba-be Nkwagala biri ebyalagirwa Oh my bae, oh my ba-be Bali obugero balibeera bagera Nga tugenda mu maaso Bali obutabo balibeera basoma Nga tugenda mu maaso

Verse 2
Bw’otuuka mu nju wali waliwo aka leesu Keesibeemu obugume sirina ka AC Njiiya nnyo okukufunira ekisinga Njiiya nnyo okukumalako zi stress, yeah Bibala byo baby bwe byengera Ggwe just kuba 911 Omutima gwo baby nga gwatika You press this phone and call my phone Sirikyuka nga nawolovu Nkugambye sirifuuka Mukwano mu masuuka kiss kiss.. Laavu tugiseesaamu Ng’akapya yenze anotinga Ne ndownloadinga Ng’akapya yenze anotinga Ne nka updatinga

Chorus
Nkwagala biri ebyalagirwa Oh my bae, oh my ba-be Nkwagala biri ebyalagirwa Oh my bae, oh my ba-be Bali obugero balibeera bagera Nga tugenda mu maaso Bali obutabo balibeera basoma Nga tugenda mu maaso

Verse 3
Girl, ggwe nsonga Ggwe nsonga lwaki neekyanga Buyimba yimba yimba.. ggwe nsonga Lwaki kano akayimba yeggwe nsonga, eh yeah Ommiza n’mangota Ekikopo kyange mwattu kyenkoloboza, gyal Aah ggwe leka nkutolose Abatemu b’emitima ka nkutolose, yeah

Chorus
Nkwagala biri ebyalagirwa Oh my bae, oh my ba-be Nkwagala biri ebyalagirwa Oh my bae, oh my ba-be Bali obugero balibeera bagera Nga tugenda mu maaso Bali obutabo balibeera basoma Nga tugenda mu maaso

Lyrics By Kaju Matic

Powered by Hecioz

Be the first to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published.


*