Amattu Maggule Bebe Cool featuring B2C Ent

b2c

Intro
Artin On The Beat

Verse 1 – Bebe Cool
Abangi boogera bigambo Naye tebindidde bwongo
Kati nemedde mu mulyango
Emmere togireka mu mizi??oonyo
Anything you want and more
You can have it right away
Now I give you this bouquet
You can keep it Keep it from today
Kano akabanga kako Ndi lubiri lwo
Otudde ku Namulondo yo Eno laavu yiyo
Ndi mmere yo ombega nolyako ekiro

Chorus
Amatu maggule eeh Saba kyoyoya nkikuwe
Laavu nkwongere eeh Saba kyoyoya, kyoyoya
Amatu maggule eeh Saba kyoyoya nkikuwe
Laavu nkwongere eeh Saba kyoyoya, kyoyoya

Verse 2 – Julio And Bobby Lash
Saba biscuit Saba chocolate Saba pizza
Akatogo byonna mpulira Saba Versace
Saba Gucci Saba Bata Louis Vuitton binkolera Sha!
Amatu nganzibye eh Ke nkulabyeko ka ngaggule eh
Bano bagamba By’embala bya bbule eh
Bakakase mazima okyatule eh Nze neetegese okubaawo
W’onjagalira wonna Era okimanye ndi wuwo
Wuwo wuwo wuwo nzenna

Chorus
Amatu maggule eeh Saba kyoyoya nkikuwe
Laavu nkwongere eeh Saba kyoyoya, kyoyoya
Amatu maggule eeh Saba kyoyoya nkikuwe
Laavu nkwongere eeh Saba kyoyoya, kyoyoya
Binyuma, binyuma, binyuma
Binyuma nzina naawe Binyuma, binyuma, binyuma
Binyuma ozina nange

Verse 3 – Mr. Lee And Bobby Lash
Saba kyoyagala nkuwe Laavu yo ndeeta tuleera
Ssente zo nakolamu Njagala ozirye osike nga mulalu
Olaba olujja okuwaana Tayomba ayogera mu kaama
Nanyiiga nnyo n’okutaama
Like an angel talina waakyama
My girl, am the Bad King Ragga
Don’t confuse me with Bad dem saga
Abo baleke nno balina amalala
One man standing yenze Kabaka
My woman When I open and close my eyes
I see you My woman You mi life mi no lying
My property my angel

Chorus
Amatu maggule eeh Saba kyoyoya nkikuwe
Laavu nkwongere eeh Saba kyoyoya, kyoyoya
Amatu maggule eeh Saba kyoyoya nkikuwe
Laavu nkwongere eeh Saba kyoyoya, kyoyoya
Binyuma, binyuma, binyuma Binyuma nzina naawe
Binyuma, binyuma, binyuma Binyuma ozina nange


Outro – Bebe Cool
Lemme sing this one
All I have is you my girl
You the only one
I wanna get a trip
Take you to Netherlands For your love I’ll die in paradise

Lyrics By Kaju Matic
Powered By Hecioz

Be the first to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published.


*