Amaaso by Vinka featuring Winnie Nwagi

amaaso vinka

Intro
Swangz Baibe
Winnie Nwagi Vinka
Hmmmm Hmmm Hmm

Verse 1
Buno Obuwoomi Bwa Sukaali
Chai na Kadalasini
Nkwagala Okutuka ku Mwezi
Nzikiriza Mbeere Asikaari
Nga Nkukuuma na Kasaale
My Darling Kyesiimanyi Nkole Research
Emisuwa nina Emekka
Mbulirako Onsiiwa muli nga Wejjirisa
Akanyama Akamyufu ku Kyooto
Nga Bwonkalirira Onkyuusa Bwondya

Chorus
Amaaso Gandi ku Gwe
Ndidduka Misinde Bwompita Ah
Njagala tukaddiwe Nga yenze Gwoyita Dear Ah
Bwolivuga Akagaali Nange ndiiba ku Carrier Ah
Njagala tukaddiwe Nga yenze Gwoyita Dear Ah

Verse 2
Akakyapambalaasi ku Mugongo bwegutujja Nkusiiga
Obugalo Babubumbamu kusanyusa
Awasiiwa nkutakula Nyumisiza
Obulamu Nange Nkunune ng’omubisi
Nange Ntekka mu Plan Nawe
Nkubalirako ebirungi Darling

Hook
Hmmmm Nze nali nakoowa Love
Naye Gwe case yo Exceptional
Engeeri jonkwata eri so so Professional

Chorus
Amaaso Gandi ku Gwe
Ndidduka Misinde Bwompita Ah
Njagala tukaddiwe Nga yenze Gwoyita Dear Ah
Bwolivuga Akagaali Nange ndiiba ku Carrier Ah
Njagala tukaddiwe Nga yenze Gwoyita Dear Ah

Verse 3
Bakuyita kweyisa Abatulaba
Mbu twekooza bo Bwebagamba
Tebamanyi nti Gwakusiima Ondi wala
Ddala mu Mutima Ewassemba

Hook
Hmmmm Nze nali nakoowa Love
Naye Gwe case yo Exceptional
Engeeri jonkwata eri so so Professional

Chorus
Amaaso Gandi ku Gwe
Ndidduka Misinde Bwompita Ah
Njagala tukaddiwe Nga yenze Gwoyita Dear Ah
Bwolivuga Akagaali Nange ndiiba ku Carrier Ah
Njagala tukaddiwe Nga yenze Gwoyita Dear Ah
Amaaso Gandi ku Gwe
Ndidduka Misinde Bwompita Ah
Njagala tukaddiwe Nga yenze Gwoyita Dear Ah
Bwolivuga Akagaali Nange ndiiba ku Carrier Ah
Njagala tukaddiwe Nga yenze Gwoyita Dear Ah

Lyrics by Kaju Matic
Powered By Hecioz

Be the first to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published.

*